Hon. Mpuuga asembye Asuman Basalirwa ku kifo kya Sipiika

Akulira oludda oluvuganya Gavumenti Munnakibiina kya National Unity Platform Hon. Mathias Mpuuga Nsamba avuddeyo nasemba Munnakibiina kya JEEMA era omubaka wa Bugiri Municipality, Hon Basalirwa Asuman okuvuganya ku kifo kya Sipiika nga akwatidde oludda oluvuganya bendera, ono awagiddwa omubaka Joel Ssenyonyi.

Leave a Reply