Hon. Musasizi otukoze bubi nnyo – Hon. Mafabi

Hon. Nathan Nandala – Mafabi Munnakibiina kya Forum for Democratic Change; “Hon. Henry Musasizi bweyali ssentebe w’Akakiiko, ngawakanya enyongereza z’embalirira nayi kati yakulira abasaba enyongereza. Twalowooza nti katwaliddwa mu Minisitule y’ebyensimbi anatuyamba naye kati ofuuse obuzibu.”
#PlenaryUg
Leave a Reply