HON. SSEGIRIINYA MUYI – MUNNAMATEEKA SHAMIM MALENDE

Omubaka Omukyala owa Kampala era Munnamateeka Shamim Malende nga ono ye Munnamateeka wa Munnakibiina kya National Unity Platform era Omubaka wa Kawempe North Hon. Ssegiriinya Muhammad aka Mr. Updates avuddeyo nategeeza ng’omuntu we bwataleereteddwa mu Kkooti ya Buganda Road olwaleero olwokuba ali mu muyi.
Omukuumi w’ekkomera erya Luzira Murchison Bay ategeezezza Kkooti ngono bwakyali ku kitanda. Okuwulira okusaba kwe okwokweyimirirwa kwakubeerawo nga 15/11/2021 ku ssaawa ssatu n’ekitundu ezokumakya. Kkooti eyisizza ekiwandiiko ekimuleeta mu Kkooti.
Leave a Reply