Omubaka Ssewanyana agabudde Abasiraamu
27 — 06Poliisi ekutte Ssali
27 — 06IGP Martin Okoth Ochola atonodde Abasirikale abasiraamu abomu Kampala nemiriraano Ente 5 bazisale ku Eid-Ul-Adha.
Aziwadde ababeera mu nkambi y’e Nsambya, Police headquarters, naba Field Force Unit e Naguru (FFU).
Zino zibakwasiddwa Commissioner of Police (CP) Hajj Jamal Basalirwa ku kitebe e Naguru.