Omubeezi wa Minisita ow’ebyamawulire ne tekinologiya Peter Ogwang avuddeyo nategeeza nga internet ne mikutu gya ‘social media’ bwegiziddwako.
Yetondedde nnyo bekikosezza nategeeza nti ekyakolebwa kibadde kyabyakweinda bya Ggwanga. Asabye Bannayuganda okugikozesa obulungi.