Isma ne Gen. Tumukunde boolekedde okukwatibwa

Lt. Gen. Henry Tumukunde ne Isma Olaxess aka Jajja Iculi1 tebalabiseeko ku kitebe ekivunaanyizibwa ku kunoonyereza kubuzzi bw’emisango ekya CID ku misango gyokulumya omuntu wamu n’okukuma mu bantu omuliro. CID egamba nti yakukozesa amateeka okulaba nti ebafuna.

Leave a Reply