John Ddamulira aliwa? – LOP Mpuuga

Akulira oludda oluwabula Gavumenti Hon. Mathias Mpuuga Nsamba; “JOHN DAMULIRA ALIWA?
Yawambibwa nga 19 December 2020 okuva ku dduuka lye ewa Kisekka mu Kampala.
Yatwaalibwa nemutabani we Alvin wamu n’abasajja abalala 3 abaali bakedde okugula ebyuuma by’emotoka.
Abalala bayimbulwa naye John Damulira taddangamu kulabika kati emyaka 3.”
Leave a Reply