Kabangali ya Poliisi etomedde bbaasi ya kkampuni ya Kakise nnamba UAZ 942R e Iganga. Kigambibwa nti Kabangali ya Poliisi ebadde egezaako okuyisa bbaasi eno ebadde eva kukubo wabula neyekanga lukululana ebadde eva mu maaso bwatyo nattomera bbaasi.