Amawulire agava mu mambuka ga Yuganda galaga nti Mathew Kanyamunyu bwalabiddwako e Ker Kal Kwaro mu Acholi nga kigambibwa nti akirizza okuyita mu buwangwa eyitwamu okusala omusango nga ebeeramu okuddingana nga oyita mu kwetonda, okukiriza ensobi gyewakola ng’eyitibwa Mato Oput ku musango gw’okutibwa kwa Kenneth Akena.