Katikkiro alambudde amasiro g’e Kasubi

Katikkiro Charles Peter Mayiga; “Nnambudde omulimu ogukolebwa ku Masiro e Kasubi, era kati ebitundu nga 90 ku 100 tubimaliriza ku mulimu guno.
Buli lwetambula omulimu guno, enjawulo erabika era ebisigaddeyo bitono nnyo, naddala munda, essaawa yonna omulimu tugenda kuguggyako engalo, Amasiro gaggulwewo.”
Leave a Reply