Katikkiro Charles Peter Mayiga; “Njogedde eri abayizi ba Ssese Farm Institute ku migaso gy’ekyoto naddala ogw’okubeera ebbanguliro ly’empisa, ennono n’obulambolombo bwa Buganda. Mbakubirizza okukola ebyo ebisaanidde emyaka gyabwe ate n’owewala siriimu.”
Katikkiro asomesezza abayizi ku mpisa
