Hon. Engeneer Abraham Byandaala agamba nti kino sikyekiseera okuggyako Pulezidenti Museveni oba Gavumenti ya NRM.
Nti kino sikyekiseera ekituufu okukyusa obukulembeze kati kubanga kiyinza okuleeta obutabanguko mu ggwanga.
Bino yabyogedde bweyabadde asisinkanye ekibiina kya Abalugwala mwebeegattira eyo mu bitundu bye Buyuki.