Kitalo! Abantu 2 bafiiriddewo e Kyanja

Kitalo!

Kigambibwa nti abantu 2 bebafiiriddewo mbulaga oluvannyuma lw’ekintu ekitanategeerekeka nga kiteeberezebwa bbomu okubwatuka e Ludigido Komamboga webaliira embizzi. Omuwala ategeerekeseko erya Emily afiiriddewo n’omwami omulala afiiridde mu kubo nga bamutwala mu Ddwaliro.

Leave a Reply