Kitalo!
Abantu babiri bakakasiddwa nti bafiiriddewo mu kabenje akagudde okuliraana essomero lya Cura Primary School mu Gombolola y’e Ngetta, mu Disitulikiti y’e Lira.
Abafudde babadde batambulira ku piki piki nga batomeddwa loole y’omu ku basuubuzi mu kibiga ky’e Lira.