Kitalo!
Eyaliko Omubeezi wa Minisita owa Public Service era nga yaliko Omubaka wa Padyere County mu Palamenti 2001 – 2006 Patrick Aloysius Okumu Ringa afudde enkya yaleero. Ono afiiridde mu maka ge e Naguru nga abadde mulwadde okumala akabanga okuva lweyakubwa Stroke emyaka 4 egiyise.