Kitalo! Munnayuganda omuyiiya Chris Nsamba afudde

Kitalo!
Nsamba Matovu Christopher yafiiridde mu Ddwaliro lya Victoria akawungeezi keggulo. Chrsi yakyazibwanga Ssegawa Stephen mu Pulogulaamu Ebifa mu Bwengula buli lwa Ssande. Ono abadde yayiiya ekyuuma ekikuumirwamu abaana abazaalibwa nga tebanatuuka era nga kikozesebwa mu Yuganda.
Leave a Reply