Kitalo;
Omulangira Kitayimbwa Mumiransanafu afudde. Ono yeyakweka Ssekabaka Muteesa II e Mawogola Obote bweyalumba Olubiri lw’e Mengo mu 1966.
NB: Mu kifaananyi yoyo akutte omuggo ali ne Katikkiro bweyali agenzeeyo okumutwalira ekirabo ky’emotoka Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II gyeyamugulira gyebuvuddeko.