Kitalo!
Agava e Nansana galaga nga omuntu omu bwakubiddwa essasi erimutiddewo Uganda Police Force bwebadde egumbulula abawagizi b’ekisinde kya People Power – Uganda eky’omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine ababadde ku kubo gyabadde ayita nga bava okuziika e Kiboga.