Kitalo! Omwana eyazuuliddwa ne Ebola e Kasese afudde

Kitalo!
Omwana ow’emyaka 5 eyakebereddwa nasangibwa n’ekirwadde kya Ebola e Bwera mu Disitulikiti y’e Kasese afudde. Kigambibwa nti omwana yafudde ekiro ekikeesezza olwaleero.
Wabula era mungeri y’emu abantu 2 abalala bebazuuliddwa nga balina ekirwadde kino ekya Ebola mu Disitulikiti ey’e Kasese.
#Kasese #Ebola

Leave a Reply