Kitalo!
Eyaliko Omukubiriza w’Olukiiko lwa Buganda Owek. Nelson Kawalya afudde.
Owek. PDG Nelson Kawalya kati omugenzi ku Lwomukaaga oluwedde nga 14 December yali naboluganda awamu n’emikwano nga bamusanyukirako olw’okuweza emyaka 50 mu bufumbo obutukuvu.
Gutusinze Ayi Ssaabasajja twakuumye bubi.