Kkabineeti y’Obwakabaka esoose mu mwanka 2023 etudde olwaleero mu Butikkiro ng’ekubirizibwa Katikkiro Charles Peter Mayiga. Mu ntuula za Kkabineeti mwe muva enteekateeka ezikuza Buganda, wansi w’okulambikibwa kwa Ssaabasajja Kabaka.
Kkabineeti ya Buganda etudde olwaleero
