Kkooti ejulirwamu ekakasizza Hon. Connie Nakayenze Galiwango ku kifo ky’ omubaka omukyala ow’ ekibuga kye Mbale mu Palamenti ng’ ono obuwanguzi bwe bubadde buwakanyizibwa munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM, Lydia Wanyoto.
Kkooti ekakasizza Connie Galiwango ku kifo ky’omubaka
