Kkooti kati zikolera mukutya – Hon. Ssemujju

Omubaka Ibrahim Ssemujju Nganda avuddeyo nalaga obwenyamivvu olwababaka Bannakibiina kya National Unity Platform Muhammad Ssegiriinya ne Allan Ssewanyana okuba nga bakyakuumirwa mu kkomera nga tebaweebwa mukisa kweyimirirwa.
Ssemujju agamba nti kati Kkooti ekolera mukutiisibwatiisibwa okuva ew’omukulembeze w’eggwanga nti singa bayimbula abantu ku kakalu ka kkooti bajja kubeera mu buzibu.
Leave a Reply