Abayizi 1644 batikkiddwa e Nkumba
26 — 10Minisita Nabakooba alagidde offiisa eyabuze ekyapa akwatibwe
26 — 10Loole yamafuta endala ekutte omuliro mu Kyanamira Trading Center ku luguudo lwa Kabale-Mbarara mu Disitulikiti ye Kabale.
Okusinziira ku OC Traffic owa Disitulikiti ye Kabale Mucunguzi Wilson agamba nti Ddereeva yagiddwa mu motoka eno naddusibwa mu Ddwaliro e Kabale ngali mu mbeera mbi ddala. Ayongeddeko nti mpaawo mutuuze yalumiziddwa mu kabenje kano.
#ffemmwemmweffe