Lt. Col. Damiba alayiziddwa nga Pulezidenti ow’ekiseera owa Burkina Faso

Lt. Col. Paul-Henri Sandaogo Damiba akulemberamu Patriotic Movement for Safeguard and Restoration (MPSR) olunaku olwaleero alayiziddwa nga Pulezidenti ow’ekiseera owa Burkina Faso.
Ono yawamba Pulezidenti Roch Marc Christian Kabore.
Leave a Reply