Lukululana ebadde edduka obuweewo ekoonye basatu, 2 nebafiirawo ku luguudo
oluva e Jinja okudda e Iganga.
Mukama Godfrey ne Isabirye bafiiriddewo mbulaga omu n’addusibwa mu dwaliro nga amagulu gamenyese. Lukululana ebasanze bbali wa luguudo nga basaabalira ku Boda Boda okudda e Magamaga.
Wabula emirambo gy’abafudde gitwaliddwa mu ggwanika e Jinja ate yo lukulukana Police egikutte eri Jinja ku kitebe kya Police.