Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku nsonga za Pulezidenti n’okulondoola emirimu gya Gavumenti Hon. Peter Ogwang avuddeyo; “Luno lwe lutindo lwa Shazowu mu Disitulikiti y’e Bududa. Olutindo olwamalawo obukadde 76 lwaggwa terunaggwa nga ne ssente zonna zasasulwa dda eri Kontulakita.”