Lwaki EC eruddewo okussa erinnya lya Nalukoola mu gazette ng’Omubaka- LOP Ssenyonyi

Akulira Oludda oluwabula Gavumenti Munnakibiina kya National Unity Platform, Joel Ssenyonyi avuddeyo neyewuunya lwaki Akakiiko k’ebyokulonda aketengeredde aka Independent Electoral Commission Uganda kaluddewo okuteeka erinnya ly’Omubaka omulonde owa Kawempe North Elias Nalukoola Luyimbaazi mu ‘Gazette’.
Ayongeddeko nti bwebatuukirira Akakiiko kabategeeza nti bakyalina byebamaliriza munda mu Kakiiko. Ono ayongeddeko nti baagala Gavumenti ebabuulire lwaki eruddewo kuba mu biseera ebiyise kino kibadde kikolebwa mu bwangu.
#ffemmwemmweffe

Leave a Reply