Mmwe Bannamawulire muli eno mulekaana nti NRM telina kyekoze era bagikoowa, naye twakawangula ebitundu 90 ku 100 mu kulonda kwa LC1 n’obukiiko bw’abakyala. Nabwekityo mulina okwegendereza. Kyemuva mulaba abantu babesonyiwa nebasalawo okulonda NRM mu kalulu ka LC n’obukiiko bw’abakyala.- HE. Yoweri Kaguta Museveni