Lwaki mutuyisa nga ababbi – Kkansala Mosh

Kkansala ku Lukiiko lwa Kampala Capital City Authority – KCCA Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Mosh Ssendi aka MR MOSH LIVE annyumya ebyabatuuseeko e Kitalya; “Bwetwabadde mu kkomera e Kitalya batulagira okweyambula tubuuke ng’ebikere. Ebikolwa nga bino byebandikoze abatemu n’abo ababba obuwumbi n’obuwumbi bwomuwi w’omusolo babikola ku bantu abalwanirira eggwanga okulitaasa ku bali b’enguzi.”

Leave a Reply