Maama akubye omwanawe n’amutta lwa bifi bya mbizzi

Maama akkakkanye ku mwana we ow’emyaka 8 n’amukuba emiggo egimuserengesezza ekalannamo nga amulanga kubba nnyama ya Mbizzi ebifi 2 .

Ekikangabwa kino kuguddde ku kyalo Kyanjovu ekisangibwa mu ggombolola y’e Buwunga ekiri mu Disitulikiti y’ e Masaka.

Lino lutusakiddwa Margret Kayondo.

Leave a Reply