Maama ne muwalawe basudde ebbujje lya nnaku 2 mu kabuyonjo.

Police e Mubende etaasizza Maama ne Muwalawe abaasudde ebbujje lya nnaku 2 mu kabuyonjo ye ssomero ku batuuze ababadde beesomye. 

Omukyala ono Ketibinga Annet agambibwa okuwaliriza muwalawe Nohereza Gloria ow’emyaka 15 eyazadde omwana bamutte olw’ensonga nti ye talina mbavu zimuyamba kulabirira mwana oyo.

Kino kibadde ku kyalo Bubanda mu gombolola ye Kigandaalo Mubende Disitulikiti.

Lino litusakiddwa Kimaze Expedito.

Leave a Reply