Kkooti Ejulirwamu Kampala esazizaamu okulondebwa kwa Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM Derrick Orone ku kifo ky’Omubaka wa Gogonyo County mu Disitulikiti y’e Pallisa neragira Akakiiko k’ebyokulonda eketengeredde aka Independent Electoral Commission Uganda okuddamu okutegeka okulonda mu kitundu ekyo.
Manager Derrick agiddwa mu Palamenti
