Omulamuzi wa Kkooti esookerwako e Kanungu alagidde Maneja wa Leediyo ya Minisita Dr. Chris Baryomunsi eya Kanungu FM, Nelson Kagote Twinamatsiko okugawa engasi ya mitwalo 20 oba okusibwa emyezi 8 oluvannyuma lwokukiriza omusango gwokukuba nalumya mukozi munne Anita Tumuramye oluvannyuma lwokufuna obutakaanya ku nsimbi zeyali alina okumuwa oluvannyuma lwokuleeta bizineesi.
Maneja wa Kanungu FM eyakuba omukozi alagiddwa okusasula engasi ya mitwalo 20
