Mutabani wa Mukulembeze w’Eggwanga era Omuduumizi w’Eggye lya
UPDF Gen.
Muhoozi Kainerugaba avuddeyo ku mukutu gwe ogwa X: “Mukwano ggwange Michael Mawanda Maranga (akiikirira Igara East mu Disitulikiti y’e Bushenyi) ali mu kkomera (balowooza nti tujja kusirika ebbanga lyonna) nga abantu ababbye ssente z’Eggwanga ebyasa nebyasa bakyali Baminisita!? Muzeeyi alina okuwulira omulanga gwaffe ogw’enkyuukakyuuka.
Leave a Reply
You must be logged in to post a comment.