Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Mbaagaliza olunaku lw’okunyeenya amatabi olulungi. Tuyinza obutasobola kukungaana wamu mu masinzizo okukuza olunaku luno naye tukyasobola bulungi okulukuza mu maka gaffe. Katonda abeere nammwe, mubeere bulungi.”
Mbaagaliza olunaku lw’okunyeenya amatabi olulungi – Pulezidenti Museveni
