Mbeera nabingi ebyokusoma nokussaako emikono – Minisita Kasaija

Minisita w’ebyensimbi Matia Kasaija; “Munsaasire nina omugugu gw’ebiwandiiko byemba nina okusoma n’okuteekako emikono. Nze nno ku lwange mbeera ndowooza nti engeri gyetulina abantu abalina okutuyambako okuyita mu biwandiiko bino n’okubiteekateeka abali ‘Technical’, bensuubira nti batuukiriza omulimu gwabwe gwebalina okukola. Nze bwebandetera ebiwandiiko nga nteekako mukono.”

Leave a Reply