Omutendesi wa ttiimu ya Yuganda ey’omupiira ogwebigere eya Uganda Cranes Milutin Sredojevic aka Micho afulumizza olukalala lw’abazannyi 25 abagenda okusambira Uganda ngeyambalagana ne Amavubi Stars eya Rwanda mu mipiira 2 mu mpaka za FIFA World Cup 2022 Qatar nga 7 ne 10 October 2021. Ttiimi ya Yuganda esimbula lwaleero ku ssaawa 4 ezekiro ku Nnyonyi ya @RwandaAir. Omupiira gwakusambibwa mu Kibuga Kigali nga 7 October ssaawa kuminabbiri ez’olweggulo mu budde bwe Rwanda eza Yuganda ssaawa emu eyekiro.
Abakungu:
Ariga Rasoul Ibrahim- Leader of Delegation
Milutin Sredojevic- Head Coach
Moses Basena- Assistant Coach
Fred Kajoba- goalkeeping coach
Plaine Franck- Performance Coach
Ayobo Felix- Nutritionist
Alemu Addis Worku- Video Analyst
Paul Mukatabala- National teams Officer (Advance Party)
Geofrey Massa- Team Coordinator
Nakabago Emmanuel- Team Physician
Ivan Ssewanyana- Physiotherapist
Ayub Balyejusa- Kit manager 1
Mulondo Samuel- Kit Manager 2
Hamza Nsereko Kawuma
Tamale Haruna- Team Official (Delegate Kampala Region FA)
Kaweesa Andrew- Team Official (Chairman Buganda Region FA)
Abasambi:
1-Lukwago Charles, 2-Watenga Isma, 3-Alionzi Nafian, 4-Wafula Innocent, 5-Poloto Julius, 6-Muleme Isaac , 7-Kayondo Aziz , 8-Awanyi Timothy, 9-Najib Fesali, 10-Walusimbi Enock , 11-Mulondo Livingstone , 12-Waswa Geofrey , 13-Aucho Khalid ,14-Waiswa Moses, 15-Lwanga Tadeo , 16-Byaruhanga Bobosi, 17-Iguma Denis, 18-Kagimu Shafik, 19-Orit Ibrahim, 20-Kizza Martin, 21-Kizza Mustafa, 22-Sentamu Yunus, 23-Rwothomio Cromwell, 24-Mukwala Steven, 25-Bayo Fahad