Minisita w’Ebyobulamu Dr. Jane Ruth Aceng Ocero era omubaka wa Lira City avuddeyo nabaduukirira n’akawunga wamu n’ebijanjaalo nga bino bigenda kugabirwa abantu 500. Ebintu bino abikwasizza District Task Force nabasaba babiwe abasabiriza ku nguudo, Ngetta Babies Home, abasindisi bebiggaali nabalala.