Minisita Jane Ruth Aceng atuuseeko ku kisaawe Entebe webakeberera COVID-19

Minisita w’Ebyobulamu Dr. Jane Ruth Aceng Ocero ne Director General Henry Mwebesa bagenze ku kisaawe ky’Ennyonyi Entebe okusisinkana bekikwatako ku nsonga zabayingira eggwanga okukeberebwa ekirwadde kya COVID-19 wabula ebiva mukubakebera nebalwawo okubifuna.

Leave a Reply