Minisita Katumba Wamala ayimirizza Kkampuni ya bbaasi za Link

Minisita avunaanyizibwa ku byenguudo ne ntambula Gen. Edward Katumba Wamala yavuddeyo nategeeza nga bwayimirizza kkampuni ya bbaasi eya Link okusaabaza abantu embagirawo oluvannyuma lw’obubenje bwezikoze mu bitundu by’eggwanga ebyenjawulo nga nakasembyeeyo kafiiriddemu abantu 20.

Leave a Reply