Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’ebyamateeka n’essiga eddamuzi Norbert Mao avuddeyo ku Munnamateeka ali mu musango gw’omuyimbi Mulwana Patrick aka Alien Skin eyali asaba omulamuzi okweyimirirwa; “Wuliriza Munnamateeka ono! Essomero ly’amateeka lyeyasomeramu lyandimuddizza ebisale byeyasasula ngasoma! N’omuyizi ali mu mwaka gwe ogusooka yandisobodde okulambika ensonga eyeyimiriza omuntu!”
#ffemmwemmweffe