Minisita Oboth ddayo otuleetere Gen. Muhoozi Kainerugaba

Akakiiko ka Palamenti akvunaanyizibwa ku byokwerinda kagobye Minisiter avunaanyizibwa ku byokwerinda, Jacob Oboth-Oboth nekamulagira okuleeta mutabani wa Pulezidenti, Gen. Muhoozi Kainerugaba era nga ye muduumizi w’eggye lya UPDF annyonyole ku byajja awandiika ku mukutu gwe ogwa X byebagamba nti bitattanye ekifaananyi kya Uganda wano ne ku mutendera gw’Ensi yona.
#ffemmwemmweffe

Leave a Reply