Omubaka Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM akiikirira Kasambya County Daudi Kabanda avuddeyo ku mukutu gwe ogwa X nategeeza nga Minisitule y’Ebyensimbi bwerina enteekateeka yokufulumya ensimbi obuwumbi 10 buweebwe ekitongole ekimu so nga waliwo ebintu ebyenjawulo ebirala ebinyiga Eggwanga nga byetaaga ensimbi.