Director General Health Services okuva mu Ministry of Health- Uganda Dr. Henry G. Mwebesa avuddeyo nawabula abo ababa bafiiriddwako ababaabwe wamu ne kkampuni ezikola kukuziika okulekerawo okuwa abantu ebitabo byokuwandiikamu abaziisi kuba bakizidde nti nabyo byongedde kukusasaanya ekirwadde kya #COVID-19 mu Ggwanga kuba akawuka kano bwekagwa ku mpapula kalwako.