Moses Bigirwa avuddewo bubi ne OC we Gangu A

Munnakibina kya National Unity Platform Bigirwa Moses, awanyisiganyizza ebisongovu ne Mr Gavin Vuchiri, OC wa Gangu A, mu Disitulikiti y’e Wakiso oluvannyuma lwokusowagana ne mukyala we Rachel Mugoya omuwagizi wa National Resistance Movement – NRM amulumiriza nti yamukasukira ebintu bye ebweru n’abaana. Bigirwa abadde akomyeewo okweddiza ennyumba.

Leave a Reply