AlienskinUg avuddeyo ku mukuumi we; “Ebifaananyi bya kanyama wange Julio, ebifaananyi bino bibaddewo era webiri. Mbu Kati bwoba wetaaga obukuumi olina kubufuna mu nsiko, mbadde nga mbagamba nti nina obukuumi obwamaanyi nga muwoza nti ntambula na babbi.”