Omumyuuka w’Omukulembeze w’Eggwanga Rtd. Maj. Jessica Alupo mukwogerako eri Eggwanga ku kirwadde kya Ebola olunaku lw’eggulo yategeezezza nga Disitulikiti y’e Mubende ne Kassanda bwezikyali mu muggalo olw’ekirwadde kya Ebola okutuusa nga 17-December-2022.