Patrick Ocailap, Deputy Secretary to the Treasury mu Minisitule y’ebyensimbi; “Abo bonna abekalakaasa olw’emiwendo gy’ebintu mu kadde kano tebikola makulu. Bakozese amaanyi ago gebatadde mu kwekalakaasa bagende balime muwogo mu byalo baleke abavubuka baffe mu bibuga bafune ssente z’emyooga basobole okukola bizineesi.”