Muggye basajja bammwe mu maka gange – Dr. Kizza Besigye

Akulira ekisinde kya People’s Front for Transition (PFT), Munnakibiina kya Forum for Democratic Change – FDC Rt. Col. Dr. Kizza Besigye avuddeyo natabukira Uganda Police Force nagiragira eggyeyo basajja baayo beyateeka mu maka ge nga agamba nti bamumazeeko ejja Nakakaawa nga batuuse n’okumusalirawo ani alina okumukyalira.
Bano okugumba mu maka ge kyaddirira Besigye okuvaayo okutambuza ebigere ngawakanya ebbeeyi y’ebintu ebikozesebwa eyeyongera okulinnya nga mpaawo kikolebwa.
Leave a Reply